Alien
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Twekwate kubanga onywedde biri
Okwate ejinja okube mu muzinga gwe'njuki
Ate osigale bwongo oyimiride wari
Enjuki bwezinajja onozinyumiza ki?
Banange kyembade sitegede
Okukasuka amayinja mbade natamide
Ate mbade na idol ng'ansala budde
Naye nenenyeneza nyo bansanyuwe
Bwotakura olutalo lutakure kululwo
Todamu kutakura olutaro nga wesize ba boyi
Baja kukulabisa bamale bukulekewo
Ate bwonalabisibwa bo bagumaze mbilo
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Muntandikwa wali nga ntandika
Nga simanyo oba eno endongo enakola
Nengikuba ne luka ne luga nenkola
Batandise okumanja balinga abantuma
Sagala nyo okufa nansi
Naye simanyi lwaki ensi eyagala nze enf'ensi
Sagala kumenya amateeka
Naye amateeka gagala nyo mbenga menye amateka
Njakala kukuma otuntu burama
Naye abantu bamazeko obuntu bulamu
Buri kadde njagala mbere nga netaya
Naye banyigiriza nebandemesa okwetaya
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga byadala
Kati
Bino bino byadala
Byeturimu sibyakusaga
Kukifo kyendiko nze sikyagezesa
Tokwata ekubo nti oyala kugezesa
Oyagala ebikabya oba ebikusesa
Ffe tukola gwe n'okaba oba n'oseka
? kubwongo onywedde biri
Okwate ejinja okube mu muzinga gwe'njuki
Ate osigale bwongo oyimiride wari
Enjuki bwezinajja onozinyumiza ki?