0:00
3:40
Now playing: Adam

Adam - An-Known


(Verse 1)

Mwandiridde bingi ebibala
Singa Adam yali naawe
Nga ggwe Eva
Level obulungi kwoli ya Africa
Mwandi fuze naba America
Era singa Bobi yali naawe
Nga ggwe Barbie
Nga nekati leader
Okirizibwa n’okwekoza ggwe ng’oli nange wama
Mulokole hallelujah hossana
Kuba yeggwe weka amanyi bwendi munda
Bisumuluzo by’omutima
Ggwe bwetwasomanga
Mulokole hallelujah hossana
Era yeggwe weka amanyi bwe nsula darli

(Chorus)

Nkuwe omutima
Nga sitani mu kamooli andaba
Sikuvamu yadde nga ankema, lady
Nalonda ggwe omu
Yeggwe gwe njagala
Nga sitani mu kamooli andaba
Sikuvamu yadde nga ankema, baby
Nalonda ggwe omu

(Hook)

Hallelujah
Ndi mu love naawe
Njagala by’okola, iieeh
Nyumirwa love yo
Hallelujah
Ndi mu love naawe, oouuooh
Njagala by’okola, iieeh
Nyumirwa love yo
Njagala by’okola
Nyumirwa love yo
Njagala by’okola
Nyumirwa love yo

(Verse 2)

Darlie darlie
Look what you’re doing to me, to me
I failed to let you go
To let you go, iieeh
Omutima mulungi baby
Why don’t you hold me
Ndi muntu wo
I know you already know
That you got me trolling through
Walahi am running crazy (crazy)
Onfuula weak and lazy (lazy)
I wanna keep you daily (daily)
Nkulabeko daily, daily

(Chorus)

Nkuwe omutima
Nga sitani mu kamooli andaba
Sikuvamu yadde nga ankema, lady
Nalonda ggwe omu
Yeggwe gwe njagala
Nga sitani mu kamooli andaba
Sikuvamu yadde nga ankema, baby
Nalonda ggwe omu

(Hook)

Hallelujah
Ndi mu love naawe (Herbert Skills Pon dis one)
Njagala by’okola, iieeh
Nyumirwa love yo
Hallelujah
Ndi mu love naawe, oouuooh
Njagala by’okola
Nyumirwa love yo
Love

(Outro)

Ggwe kimanye omutima gukulokera gukundopera
Njagala by’okola, baby
Nyumirwa love yo
Mpuliriza
Radio yaŋŋamba love etamiiza
Nandija eyo nga ntagala
Njagala by’okola (yenze akwagala ebya ddala)
Nyumirwa love yo, oooh ooh



About the song "Adam"

Adam” is a song written and performed by An-Known Prosper. It was produced by Artin Pro, mastered by Herbert Skillz, and released on November 15, 2024.