Boyi eno love yo Fire
Kati njagala tuyalire omutima gwo wegusula
Kubanga ewange olina ekifo
Era ne bwoteyanjula, mmh
Njagala tukireko ku Charles ne Asia
Bakimanye nti nze nyabo
Omutima eyaguwangula
Eeeyi! twalina nsi
Era emisinde yagiyina, ah
So omutima gwo yagugoba
Love yo teyagifuna
Now that's how we be
Nze ndi match match yo, oh
Am in love with you, nze ndi mu Love nawe
Bamanye nti wampangula, wampangula
N'abazadde bali aware
Bakimanyi nze ndi mu love naawe (alooh!)
Ne Yesu ku musalaba
Yalonda munze lubirizi lwo (alooh!)
Yozefu butakufanana
Naye nga naawe ojudde eneema (ojudde eneema)
Maria butakufanana
Naye nga nawe ojudde eneema
Singa love yayina empeke
Nga love eyina empeke
Singa love yayina empeke
Nga bw'olumwa kumi na biri
Singa love yalina empeke
Nga love erina empeke
Singa love yalina empeke
Nga bw'olumwa kumi na satu
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na biri
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na satu
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na biri
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na satu
Oouu, kumi na satu
Manya nakudata, tuli bakugatwa
Njagala tube babiri for a long time
Nga gwe Mama-ma, nga nze Tata-ta
Girl eno love yo fire
Nakudata tuli bakugata
Njagala tube babiri for a long time
Nga nze Mama-ma, nga gwe Papa-pa
Boyi eno love yo fire
Mama Fina atuteremu blessings
Atukumire akabaani
Guno omukwano gubulako wedding
Already tulina plan
N'abazadde bali aware
Bakimanyi nze ndi mu love nawe (alooh!)
Ne Yesu ku Musalaba
Yalonda munze lubirizi lwo (alooh!)
Yozefu butakufanana
Naye nga naawe ojudde eneema (ojudde eneema, neema)
Mmmh, love yo fire
Singa love yayina empeke
Nga love eyina empeke
Singa love yayina empeke
Nga bw'olumwa kumi na biri
Singa love yalina empeke
Nga love erina empeke
Singa love yalina empeke
Nga bw'olumwa kumi na satu
Ayayayayayayayayayaa (Herbert Skillz pon dis one)
Kumi na biri
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na satu
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na biri
Ayayayayayayayayayaa
Kumi na satu
Aroma (Artin on the beat, Aroma)
Kumi na biri (Dice)
Kumi na satu