0:00
3:02
Now playing: Nkumira Omukwano

Nkumira Omukwano Lyrics by Aziz Azion


Eh yeah eeh
Oh no no ooh
Eh yeeeah eeeh

Nze nkulinze n'obula
Mukwano gwange nga sikulaba
Okuva lwe wandeka wano
Obulamu bwange tebweyagala
Ago amasimu ne nkuba
Onzikakkanye mukwano nga sikufuna
Mu mutima ne nnyolwa
Omwagalwa wange bamuntutteko oh

Ku bulungi bw'oliko
Gy'oyita, ng'osattiza nkumu
Bw'obeera tonadda
Obulamu bwange tebweyagala
Nkuumira omukwano
Honey nange nkwekuumire eeh

Nkuumira omukwano maama
(Oh yeah eh)
Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa
(Gukuume yeah yeah)
Wadde obalaba eyo nno bangi
(Angi, bangi nnyo)

Abakulimbalimba bo ssi beesigwa
(Ooh oh)
Nitunzie amapenzi babe
(Oh nitunzie)
Ukie penzi ya we siggya kujuza
(Ogukuume)
Hati unawaona wengi
(Mapenzi babe)
Lakini wote, siowakweli

Tolowooza nti bbuba
Mwana muwala nga wansensera!
Wandaga omukwano
Ogw'ekimemette ne nzigwamu
Omukwano bwegutyo
Okwagala omuntu guba mutima
Abamu be tulaba eyo
Bw'ayagala omuntu aba tayagara

Afa kimu kukumanya
Nga bwe watondwa biggwa tomulaba
Nze nzigya mw'abo
Love yange yo ya lubeerera aah

Nkuumira omukwano maama
(Oh yeah eh)
Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa
(Gukuume bambi)
Wadde obalaba eyo nno bangi
(Oh yeah eh)
Abakulimbalimba bo ssi beesigwa
(Bangi)

Nitunzie amapenzi babe
(Gukuume)
Ukie penzi ya we siggya kujuza
(Oh mpenzi wangu)
Hati unawaona wengi
(Hmmm)
Lakini wote, siowakweli

Bw'obula wendi ntabuka ntaawa
Ne ndowooza ku gayaaye agakutwala
Nsuubiza bambi toliba mubanda
N'obuukawo nago ne gakutwala
Wampangula mukwano labayo
Lwe ssiri naawe, ssibeeramu ndasi

Oli mulungi osaanidde
Empisa zo zisaana nze
Kati nno tambula obasaalize
Abateesi kibanugune
Abasuubira okutwawula babi
Nnyo nnyo!

Songea mpenzi (eh yeah)
Eeh, eeh
Yeggwe wange (gwe wange)
Eeh, eeh (eh yeah yeah)
Songea mpenzi (songea)
Eeh, eeh (eh yeah oh oh)
Yeggwe wange (gwe wange)
Eeh, eeh (mukwano nkwekutte eeeh)

Nkuumira omukwano maama
Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa
(Gukuume bambi)
Wadde obalaba eyo nno bangi
(Nkuumira)
Abakulimbalimba bo ssi beesigwa
(Gukuume)
Nitunzie amapenzi babe
(Oh nitunzie)
Ukie penzi ya we siggya kujuza
(Siggya kujuza maama)
Hati unawaona wengi
(Wengi sana)
Lakini wote, siowakweli
(Siowakweli)

Nkuumira omukwano maama
(Siowakweli)
Nkukuumire ogugwo owone okwejjusa
(Gukuume yeah yeah eeh eh)
Wadde obalaba eyo nno bangi

Abakulimbalimba bo ssi beesigwa
(Oh no, oh yeah yeah)
Nitunzie amapenzi babe
(Oh oh)
Ukie penzi ya we siggya kujuza
(Eeh eeh ooh)
Hati unawaona wengi
(Wengi sana)
Lakini wote, siowakweli
(Siowakweli)

Kweli
Siowakweli
Kweli
No oh yeah yeah