0:00
3:02
Now playing: Musabe

Musabe Lyrics by Aziz Azion


Obulamu bunyiga
Nadala nga otambulira munsi y'okutya, eh-eh
Tewali kye wegasa
Anti buli kade oba mu kweralikirira, eh-eh
Togwamu suubi
Yade abakuwalana eyo, bangi
Bakwase ye gy'ali
Kasita ofuba okumwesiga, tali ku suula
N'abo bolaba bewesimisa, manya bayitako gy'oli (bayitako gy'oli)
Abo bolaba abali mu mirembe, babeerako nga gwe (babeerako nga gwe)
Kati fuba kimu ku mwesiga (oh-oh oh)
Ebikuluma anabiwumuza (oh-oh oh)
Akola ne byotasubiira, Mukama
Mukama mwekate
Nze wansumulula
Gye nali nasibibwa
Wanzijjukira Mukama
Abanwanisa, wabanswaliza
Wa nsitula Kabaka
Nakuyimbira-nga (gwewanzijjukira, Mukama)
Nakuyimusa-nga (gwe anwanira, entalo)
Yatuwa obulamu
Mukama
Oh-oh oh mwesige
Yatuwa obulamu
Mukama
Hey yeah, yeah-yeah
Yatuwa obulamu
Mukama!
(Ooh)
Yatuwa obulamu
Mukama!
Byona byona biva gy'ali