0:00
3:02
Now playing: Sijja

Sijja Lyrics by Dokta Brain


(Intro)

Another deal done da da done
Another happy African zone
Another Jaden fire burn (Jaden)

(Verse 1)

Gyebujja omusaayi simanyi kinagukuba
Oja kunziba omutima
Sumulula olutambi agange gonna gakuloba
Mu byenakugwa tebinnawona
So brew di wine pon mi vibrator
I get you used to di fire like a bread baker
Ndaba mukwano gwe guyiika kwe kulembeka
Nembeka nembaako ne byendeka bendeka

(Pre-Chorus)

Ninyenda omanye ninyenda obegye
Olukulabako omutima guteera lingala
Ninyenda omanye ninyenda obegye (chu chu chu)
On my king size oraregye

(Chorus)

Baby, ggwe ne bw'oliŋŋamba nkukyaawe (Sijja)
Naawe, sijja, sijja
Oooh no no, sijja
Tebinyuma, sijja, sijja
Mu mazima ne bw'oliba onkyaaye
I know seh tutawonana badaye
Olimpisa abaaye abaaye
Kuno ku mutima ggwe aninaanye, eeh

(Verse 2)

Ndi ŋŋenderera ki omutima gwo
Okugumenya ogutasuza yadde akayinja
Laba laba omusajja onfudde gentle
Suubi lyali rental
Mu bibinja bya ba kawenja
Nyimbirangamu mbeere nga asumagira
Ne malaika w'otulo yamatira
Bagamba banauganda basiima bagenze
Baswaaze ggwe siima luwalira
Ka vanilla, you smell like your body ma
Kubulwa appetite ebyo obisawula
Nali nayiga kugatta nga sawula
Kati kkalira kyamukisa saabula

(Outro)

Ninyenda omanye ninyenda obegye
Olukulabako omutima guteera lingala
Ninyenda omanye ninyenda obegye (chu chu chu)
On my king size oraregye, baby