0:00
3:02
Now playing: Education

Education Lyrics by Feffe Bussi


Education
Is just an addition
To what you have to succeed in life
So remember brother 
Yo
FBM baby 
This is not the usual music 
Some edutainment
Ian pro, basome  
Ok, yo

Abasoma nebamala nga emirimu gyibuze 
Babadde basaba ezabwe bazibadize 
Abasoma neba nebamala nga emirimu gyibuze 
Babadde basaba ezabwe bazibadize 
Naze lwana naye kansoke yomba
Ate sili omu banji abetegesse olumba
Kino kilinga lubuto kiluma munda
Naye gwe eyakifunamu webaze katonda 
Luno silutalo lwabakafili naba isilamu
Lutalo lwange mwana nakino ki curriculum
Laba gwe byeba tusentigila mu exam
Otuka munsi yadala mwana 
Nga tebibamu tebatuwa life facts
Bakugamba  findinga X
Napoleon hitler 
Na great lakes budde bunji  ku desk
Nga okopa notes, so we don’t think out of the box mister

Gwe mister education 
Tukyusize mw’eno education, mister
Mister education
Tetufuna mw’eno education
Agambye mister 
Mister education 
Tukyusize mw’eno education, mister
Mister education
Naffe tufune ka job mw’eno nation

Mutusomesa kuba ba job seeker 
Netutambula namavivi  negayiyika 
Kyoka nga mwandi tufudde ba job creater 
Netukolawo emirimu abaana nejibaketa ahaa
Mister education sebo
Tunula kubulumi bwa mama wange nyabo
Ne tata wanga akola mumpewo 
Nga anonya fees antemele ekuboo
Mister ahaa, naye ndyeno ndaga
Ninga masasi abili mubanga 
Masoma naye nkuba mukyanga 
Olwe education yo
Banji tuli mukudaga ahaa
Gwe laba abakyala
Banji abasoma nga kati bali mukulaya 
Abamu baduka bulaya 
Booza bintu mubayita nabakadama

Mister, gwe mister education 
Tukyusize mw’eno education, mister
Mister education
Tetufuna mw’eno education
Agambye mister 
Mister education 
Tukyusize mw’eno education, mister
Mister education
Naffe tufune ka job mw’eno nation

Nina ekine wunyisa 
Nange mwana kinzita 
Buli teacher bamuwa subject 
Emu okusomesa ahaa
Kuba buli omu aba nekyeyekakasa 
Owa math bwomuwa history
Ela ye yejjusa kyoka 
Abayizi mu class babanga biina
Balina ebiloto ela byajawulo boona 
Abamu balide abalala basuze tebalina 
Kyoka bagala bategerere kumu boona 
Kuba akafananyi nga eyali alwadeko
Muli muwadi ela abagudeko 
Nakwat owa kansa silimu ne kwashiorkor 
Nabawa edagala lyerimu lyemuba mubelako no
Naye nga lwaki mwana 
Nga osobola okyusamu nekikyuka mwana 
Uganda nenyumako mwana 
Mister education tulowozelo mwana
Sigana baana kusoma
Sigana baana kuyiga 
Sigana kusoma 
Naye tusome byetufunamu 
Naffe tunyumirwe kubulamu 
Yo