0:00
3:02
Now playing: Nakoma

Nakoma Lyrics by Fyno


X on De Beat

Mu bintu bya love fena tuli babi
Okufuna gwo yagala olina kumuba bubi
Nomwavu aba omwagalwawo
Oyo eyabaza ensimbi Kisoboka
Omukwano gwa manyi tegulwa nsimbi

Nga bwe nalina yo eyo bena kyanga kyanga nga
Toba nga okyali mwebyo nga okya kyanga kyanga
Baby nsaba odemu akabuzo

Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka Baby mpe ekigambo kyo
Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka
Nawe nawe mpe ekigambo kyo

Yingila ewange ewange karibu
Oliwa kusosowaza nga ekima mulusuku lwa amenvu
Nakwetegekede bulikimu talatibu
Bwoba nga kye mpulira kyo wulila
Kiwede amazima gamungu (no no no no no)
Omutima okimanyi ntala afiya
Naye sagala kutala mu bamafia
Mbikugamba lwakuba ninamu fear
Gyentala omutima njagala mbeere ku sure
Nawe tell me

Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka Baby mpe ekigambo kyo
Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka
Nawe nawe mpe ekigambo kyo.

Wabula balala bajje mubwongo
Njagala mbe na wagazi weneyagarira
Emanjuu ne emilyango
Gal kumutima nze gwo bo gulila
Omale otekekeko lufungo
Ebitafutafu nkwe nga woyagalila
kakube kukuwa balongo ah.............
Kabampite owe ebuba
Anti balugera nti atabubira ensiko tali
Ndeka nkusumbuwe
Love obutapowa nkusumbuwa ne mara ne nkusanyusa era

Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka Baby mpe ekigambo kyo
Wakoma kwabo oba neda
Kuba nze na koma kwabo
Beba sembayo abo bomanyi boka boka
Nawe nawe mpe ekigambo kyo



Song Tags