0:00
3:02
Now playing: Long Live

Long Live Lyrics by Gravity Omutujju


(Intro)

Ye ye ye
Tomanyiira
Tomanyiira
Eeeh Baur

(Chorus)

Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence
Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence, eeh

(Verse 1)

Buli ali Kampala muyaaye
Buli ali Kampala muyaaye
Lulimi boogera luyaaye
Lulimi boogera luyaaye
Buli ali Kampala muyaaye
Buli ali Kampala muyaaye
Mirimu bakola gya kiyaaye
Mirimu bakola gya kiyaaye
Tolingiriza nga bitakwatako
Ng'otunula wena olinga amazze
Kawala kalungi lwakubadde emizze
Gikafuula kawanganga
Obuguma olinga akasigiri kale
Onyirira kuva ku mutwe paka bigere
Baby yoya, baby yoya totya lwa bisale
Ono gw'oliko don eyi!

(Chorus)

Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence
Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence, eeh

(Verse 2)

Ŋŋenda ku postinga mundabe
Ŋŋenda kuba siva ku zi party
Hennesy Mateo teziva ku table
Nange olwa leero kale kabanzibe
Akabina ko dear
Akabina ko dear
Olinga nga pick up gye bakubye jack
Ggwe kanya kubalumya abalina bu fake
Kambalage dear
Nze akulina dear
Ggwe kanya kubalumya abalina bu fake
Olinga nga pick up gye bakubye jack, aah
Obuguma olinga akasigiri kale
Onyirira kuva ku mutwe paka bigere
Baby yoya, baby yoya totya lwa bisale
Ono gw'oliko don eyi!

(Chorus)

Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence
Long live abatanjagala
And see my success
Ekiraga nti nno mungu akola
Alaga nze nga evidence, eeh



About the song "Long Live"

"Long Live" is a song written and performed by Gravity Omutujju (real name Gereson Wabuyi). It was produced by Diggy Baur, and released on February 10, 2025.


Song Tags