0:00
3:02
Now playing: Ebisolo

Ebisolo Lyrics by Kid Dee


Ih ih ih ih ih, Kid Dee
Tutuli, daddy daddy

Gravity ye nkima
Kubanga byebisolo byalunda (byebisolo byalunda)
Alien wa mbwa
Kubanga byebisolo byalunda (byebisolo byalunda)
Suuna Ben wa mbizi
Alunda bisolo byalya (byebisolo byalunda)
Chameleone y'embalaasi
Yamufaako gyeyali alunda (byebisolo byalunda)
Kyebayita women being
Nze byebisolo byenunda (byebisolo byenunda)
Gu Full Figure gusolo gwenyini
Mmmh, talina kisolo kyalunda

Buli omu n'ekisolo kye
Nange ngire ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye
Nange ntere ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye
Nange ngire ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye, eh
Nange ntere ndabe ekisolo kyange

Bobi alina ekisolo kye, mumaka ge
Ne Barbie alina ekisolo kye, ewakka we
Sheebah alina ekisolo kye
Nalaba Spice alina ekisolo kyange
Guys, Bugingo wandiga (wandiga)
Byebisolo byasumba (byasumba)
SK mpa ssente (mpa ku ssente)
Kuba byebisolo byolunda
Kisolo tondya tondya tondya
Nze akulunda atte akulabirira
Kisolo tondya tondya tondya, eh eh!
Nze akuwa wobeera
Buli omu n'ekisolo kye
Njagala ekisolo ekyo okisolobeze
Eh eh, buli omu n'ekisolo kye
Bwekiba kikulemye kimpe nkilabirire, ah ha!

Buli omu n'ekisolo kye
Nange ngire ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye
Nange ntere ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye
Nange ngire ndabe ekisolo kyange
Buli omu n'ekisolo kye, eh
Nange ntere ndabe ekisolo kyange

Sanyu lya kunsi
Nze nffa kimu sanyu lya kunsi
Simanyi alindessa sanyu lya kunsi
Mmmh, awo wenkoma okutegera
Sanyu lya kunsi
Nze kasita nfuna esanyu lyo kunsi
Simanyi alindessa sanyu lya kunsi
Uuh, awo wenkoma okutegera

Guys, Bugingo wandiga (wandiga)
Byebisolo byasumba (byasumba)
SK mpa ssente (mpa ku ssente)
Kuba byebisolo byolunda

Bobi alina ekisolo kye, mumaka ge
Ne Barbie alina ekisolo kye, ewakka we
Sheebah alina ekisolo kye
Nalaba Spice alina ekisolo kyange