(Intro)
Aaah (Fine Management)
This is Marios, Black Skinned Bwoy
(One Blessing made it)
Just be kind
(Verse 1)
Nkwagala bya part 1 ne part 2 (aaah)
Siri kwegaana baliba bankase
Akasente kankole obulamu bunyume
Kuba nasigaliza kwagala
Nkupangisizeyo oba aka planet
Ow'omukwano kyona ky'osaba
Eeeh eh!
Ntaasa onzijeyo mu ddungu
Njagala onkwate mu buntu
Nyumirwa by'ompita bubu
Baby know
(Chorus)
Nze kati sisobola without you
Nina orukundo for you
Nze kati sisobola without you
Nina orukundo for you (yeee uuh)
(Verse 2)
Eeh, oba ensonga zigize nkubirako
Ŋŋamba ko nti owaye
Akaseera akayise mpulira ggwe
Amatu gano gali ready
Nkwagala bya part 1 ne part 2 (aaah)
Siri kwegaana baliba bankase
Bambi nkusaba to keep in touch
Nze nkuyiire wo omubiri
Bye njagala bitono I don't need much
Ow'omukwano tongoba
(Chorus)
Nze kati sisobola without you
Nina orukundo for you
Nze kati sisobola without you
Nina orukundo for you (yeee uuh)
(Verse 3)
Eeeh eh
Ntaasa onzijeyo mu ddungu
Njagala onkwate mu buntu
Nyumirwa by'ompita bubu
Baby know am in love
(Outro)
Nze kati sisobola without you
Nina orukundo for you
Uuuh
(Aerokay)