Oli Mekete Lyrics by Nina Roz ft. Roden Y


Introducin nina roz. Kabako tuli ku rise gwe! ate ennaku zino tuli ku rise (team no sleep shidy beats ahh.)
Chorus. In my heart wambunabuna abalala obasinga (oli mekete)
Laba ondigiza budigiza silina kyenjula (oli mekete)
Yo Number one class diva (diva)
Abalala mbasinga(ndi mekete) bansinza businza(sinza). Beautiful nga monalisa.
Verse 1. Kino kilabibwa bulabibwa okuva lwenakufuna oyaka nemunzikiza..osinga obutadooba nemisubbaawa gyonna egyakakolebwa olugumuggumu Olwo nze nejewalufunila yonna samanya. Gwe gezaako onumye (uh yeah eh). Awo nkuyitile Wembley (uh yeah eh) njagala leero nkifune (uh yeah eh) mumukwano okyawule. Amapenzi ogawule. Hey yeah.
R. Chorus
Verse 2. Akusinga yambula.nawe bitebye nti ansinga yakubula.nze abakila mubyenkola nawe gwe akulembela ansaanila.gwe laba ondigiza budigiza.mwana wabandi nze mutajjula. Ndabilwaamu mwenelaba ekyo kimanye nekyo kimanye.
Njagala onoonye bolumya nze nzijjamu mubolumya mwana muwala bankola mu bwelufu mwenatonderwa nze ndimujaasi omu saavula ngatambula kasuka omuta gwange bweguluma munda eri gyewatuuka
R. Chorus
Verse 3 (kabako) gwe! Nawe oli mekete olaba osotta nakagaali nange nkutya (ovuga nemu kyenda) osinga sematimba bwenkulabako baby nkuyita star(toli college drop out) olaba ne stella nyanzi akutya kumanya bumanya baby wakulembera.nsale ku kagaati hah! Nfumbewo ku ka caayi.tusooka wa muzaata kusaba busabi.tugende ewa bugembe kusaba busabi. Kabaka antumye ndeete omugole Yantumiza ndeete omugole. Nakyo nkiyise.banatula bankuba mu love its ok