0:00
3:02
Now playing: Nwanilaako

Nwanilaako Lyrics by Nina Roz


Black Market Records
Bring the beat on
Well, it's the Ugandan property

Naye naawe

I love you
Baby touch me, mazima
I miss you
Come touch me, TNS

Olwasooka nti elyo buba
Noneekanya mbu nze mbuba
Kyoka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ngowaba
Mukwano ebintu by'omukwano kwemanya nnyo love nyongera
Ekindetera okusumbuwa mukwano oluusi byonkola
Kyenva nkutekako amaaso
Gwe anumya obwongo
Omukwano gwanziba amaaso
Nenfuna obujja, Kiki

Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Naawe nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwaniraako, naye naawe

I love you, mazima
Baby touch me
I miss you
Come touch me

Eh, bwoŋŋamba nti nze gwewategera
Nga tondaga nabikolwa kiswaaza
Bwobanga byoyogera obitegeeza
Busonga butono kiki tobutereeza
Totta vibe kyusa
Kigambo kyo gwe kuuma
Tozanya panda gaali
Kagiiko nywa ku chai
Laba kati numwa
Kiriza omalirize bye watandika
Tonsiba vakko
Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh

Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Nange nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Jeff nwaniraako, naye naawe

Ndi bewala ntya, nwaniraako
Abo abampalampa, mpalanirako
Ŋŋenda kuloopa, nwaniraako
Baby olaba otya

Olwasooka nti elyo buba
Noneekanya mbu nze mbuba
Kyoka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ngowaba

Laba kati numwa
Kiriza omalirize bye watandika
Tonsiba vakko
Kozesa obukugu nga bwewatendekwa, eeehh

Mukwano nyombera
Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Naawe nyomberako, naye naawe
Naawe nwanira
Naawe nwaniraako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwaniraako, naye naawe