WAMPAMBA Lyrics by Pallaso


Iih yeah (Baur)

Gwe magnet nze kyuma
Manya watuuka
Size yo ya fittinga
Kabite wange jangu gyendi
Nze ndi mwesimu
Okuba nti onjagala nyo
Bali bandekamu lock
Naye ezo lock
Wazi unlockinga
Kino kyalinga kilooto
Naye ekilooto
Kyafuuka kyaddala

Gwe manya wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza
Wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza, yeah

Ehh, yogera mpulire
Oba nkubire bba wo akukubire engoma ozine
Ehh, my sweet olabe
Nti ebyo mbisobola sagala bikulye

Ehh, guno gwebayita batya
Ogukutuyanya n'esaati neetoba
Nga nebwemwenyiga bitya
Temwekoowa muba mwenyiga bipya (Gwe owange eh)

Nkusaba gumira kunze
Gwe wasensera notuuka ne mumusaayi
Balabe bo baloope gyendi
Nkulwanire ngiwe n'omusayi
Oba kiki sikukuta
Osinga n'enyama enyama enyama ensava
Oba kiki sikukuta
Gwe atali mbu oba oli kya kulya

Gwe manya wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza
Wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza, yeah

Mwoto Sounds

Ehh, yogera mpulire
Oba nkubire bba wo akukubire engoma ozine
Ehh, my sweet olabe
Nti ebyo mbisobola sagala bikulye

Mmmh, yeah
Nze mukitibwa nasalawo tubenga fembi, yeah
Kati situka nonziniramu mulongo wange, eh
Ne kunsi era gwe olimu egulu lyange, oh
You're my sunrise even on the darkest days

Gwe manya wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza
Wampamba
Nasigaza kimu ku kuloowoza ooh
Wampamba 
Omwooyo gwange wagwesigaliza, yeah

Ehh, yogera mpulire
Ehh, my sweet olabe