0:00
3:02
Now playing: Bajikweka

Bajikweka Lyrics by Prince Omar


Mitima bagikweka nga buwale munda
Bantu ba Mukama!
Tuli ku kiki kino?
Bwe bamala okusomoka, nga bavuma

Abantu emitima bagikweka
Bagikweka
Ekireetera abantu omenya amateeka
Bagikweka
Abantu emitima bagikweka
Katuddeko mu lw’eka
Mbadde international ka nnyimbire ku b’eka
Bagikweka


Story ya Ashburg Katto
Yatwewuunyisa nnyo!
Abadde People Power osala eddiiro!
Full Figure obujulizi mbulina ku butambi
Omuwala abikkulira omusajja ku bisambi
Ate n’amala gwe n’akyusa olutambi!
Bankwata, bankaka, banforcinga
Bryan White ng’olabye n’ebizibu
Laavu ya Kojja Kitonsa
Abuuza Grace Khan mbu ani yakuyonsa?
Bujingo n’ayawuka n’omukyala mu ntiisa
Divorce laba ne bakaayanira ekkanisa
Bantu ba Mukama
Tuli ku kiki kino?
Bwe bamala okusomoka, nga bavuma


Abantu emitima bagikweka
Bagikweka
Ekireetera abantu omenya amateeka
Bagikweka
Abantu emitima bagikweka
Katuddeko mu lw’eka
Mbadde international ka nnyimbire ku b’eka
Bagikweka

Ssaabavvulu Balaam ne Chameleone
Nga mwakola zi million
Mwesoyaasoya ebigambo ku microphone
Mwesiiga busa na bitoomi
Abantu emitima bagikweka mu bikomera munda
Mitima bagikweka nga buwale munda
Bo bagikwekera ddala eri mu bufunda
Abantu abo batutunda
Wano jjo nalabye Bajjo
Ku bya corona ng’akawunga ke akanonayo
Muli ne neebuuza lwaki yakawaayo?


Abantu emitima bagikweka
Bagikweka
Ekireetera abantu omenya amateeka
Bagikweka
Abantu emitima bagikweka
Katuddeko mu lw’eka
Mbadde international ka nnyimbire ku b’eka
Bagikweka

Tozannya na ba bad mind people
Comedy wa Madrat and Chiko
Mukinjaagi na lipo, oh yeah
Bad mind people omutima tereka mu nsiko
Bajja basmilinga beesiizeeko akazigo
Mudido, muliro ku muzigo
Antenna ku signal
Tobuuza gwe kiki kino?
Mall nzigule
Arcade nzigale
Boda atya musirikale
Bubbi buli mu katale
Bintu bya military
Mbaga ya Komuntale
Mwami mulokole
Yesu ye mulokole


Abantu emitima bagikweka
Bagikweka
Ekireetera abantu omenya amateeka
Bagikweka
Abantu emitima bagikweka
Katuddeko mu lw’eka
Mbadde international ka nnyimbire ku b’eka
Bagikweka