0:00
3:02
Now playing: Linda

Linda Lyrics by Rema Namakula ft. Chris Evans


Ekitugata gwe mukwano guno
Togusanyisa gukwate mpola
Ohhhh
ToKuyiita kuyomba nawe olaba
Banga Liweze nga nkulinze hani
totuuka..
Bwo lwayo munange
Obanga'ngamba
Nti nfe, naye nga nkokoze ki
Nessimu otuga ntugge
Nentaawa n'enkaba
Kyokoa otuuse,
Ate'la ogenda

Nawe Linda,
Linda Bambi
Darling
Togenda,
Nze Love enuuma
[I got to go baby]
Buli kiseela mba nkulinze
Oba bize,
Kyokaa otuuse, at'ela ogenda
Nawe Linda,
Linda Bambi,
Darling
Togenda,
Nze Love enuuma
[I got to go baby]
Buli kiseela mba nkulinze
Oba bize,
Kyokaa otuuse, at'ela ogenda

Nkwagala nyo ekyo nawe okimanyi
Naluli nakuuwa olugooye
Ne Lwotandaabye ekiiro yegwe'ndoota
Ne Lwesize ntuuma omubaaka
Sista wange, akukuume
Ekiiro, oleme okutya mu nju
Kuba ekizibu nina okufuba
Nonye nsimbe twezimbe
Enno embeela,
Ndaabe nga ekyuka ko
Kale Tonyiga,
tokaaba,
ninda,
wiiki ejja,
sente zzizo,
ngenze ku milimu

Nawe Linda,
Linda Bambi,
Darling
Togenda,
Nze Love enuuma
Buli kiseela mba nkulinze
Oba bize,
Kyokaa otuuse, at'ela ogenda

Wotabadde mbadde mulwadde nyo
Hmm, Sorrryyy
Bwozze,
Obulumi mponye
Mbadde nkolowooza
Konze, kanzije misinde
Nkulabeko katono gende
Njiye
Naye baby, i gat to go
Olutiiko lulwo lumezze
N'empewo yankomonse
Tondeka,
Kubanga wano ntya wo
Abankwana banji eyo,
Naye Nze Nabelesa
Mbagamba kiimu
Nze nalonda namala..
(Nange Bwentyo)

Akwagala nga nze oli mujaawa
Nenkya Lunaaku Weluli
Leero Lumpe
Mpone nze okusanawo

Nawe Linda,
Linda Bambi
Darling
[Kangende Ndeka Nawe]
Togenda,
[Togenda Hani]
Nze Love enuuma
[Emilumu Nanti Jeminji]
Buli kiseela mba nkulinze
Oba bizze
Kyokaa otuuse, at'ela ogenda

Nawe Linda,
Linda Bambi
Darling
[Kangende Ndeka Nawe]
Togenda,
[Vvamu Kyejo]
Nze Love enuuma
[Emilumu Nanti Jeminji]
Buli kiseela mba nkulinze
Oba bize,
Kyokaa otuuse, at'ela ogenda