0:00
3:02
Now playing: Obuwoomi

Obuwoomi Lyrics by Tracy Melon

(Intro)

Tracy Melon, yeah
Chemical Beats

(Verse 1)

I got to tell you omukwano gunyuma
N'ebinuma olumu nze biwona
Oluusi n'osasula n'amabanja babuwe
Ebintu by'omukwano binyuma
You never give me bad energy
You never hurt me kanjogere
Baali bansiba onsumuludde enjegere
Guno omukwano gubuzeemu kanyongere
Osinga n'akasana okwaaka
Era luno olunaku leero tululanga
Njagala omukwano ggwo ku gwesiga
Eeeh oba ku gwesaba

(Chorus)

Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!

(Verse 2)

Nze love you engobedde n'abalaba
You know I can never let you go
Bye twakoze tubiddemu once again
'Cause I gotta let you know oh
Omukwano ggwo ogukoleeza nga kibiriti
Bwe wayingira nze bwe nafuna defeat
Bet y'omukwano teyayulika receipt ye eh!
Kati oze finally
Tugende finally
Kati oze finally
Tugende finally

(Chorus)

Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!

(Verse 3)

Lwe bisobye katuteese
Olw'omukwano ffe tuseese
Nze njagala love yo enkube nga anywa omwenge
Ebibadde bintawanya biwedde
I want to give you my apology
Osaana mazima my baby
Ontwale ne ku holiday so far away
Nkulagge n'omukwano oguteredde
Osinga n'akasana okwaaka
Era luno olunaku leero tululanga
Njagala omukwano ggwo ku gwesiga
Eeeh oba ku gwesaba

(Chorus)

Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo (ka kiggwe)
Luno olunaku lw'omukwano ggwo (wolololo)
Olw'obuwoomi bw'omukwano ggwo
Come gimme loving
Come get loving yee!

(Outro)

Yese Oman Rafiki
Yeeh!
Chemical Ali Nicer
Whatever it is yee!

About the song "Obuwoomi"

"Obuwoomi" is a song by Tracy Melon. It was written by Yese Oman Rafiki, produced and mastered by Chemical Ali Nicer, and released on November 17, 2023 through Trroy Music.