0:00
3:02
Now playing: Sumagiza

Sumagiza Lyrics by Tracy Melon

(Intro)

Oouu
Tracy Melon
Whatever it is ye yeah!

(Verse 1)

Mpa local love mpa local
Yadde manyi nti oli international baby
Mpa vocal mpa vocal mpa vocal
Banno ob'olugambo katubayimbe
Abagezigezi bamanyi nti oggwe ekibira tegusalibwa nkima (nkole ntya)
Simanyi bya bwengula naye ogw'ebire tegusalibwa enkuba (nkole ntya)

(Pre-Chorus)

Should I just put you on like a t-shirt
Kwegamba abagala bakube ku picture
Kagabe masimu saagala chit-chat wankuba nengwayo 

(Chorus)

Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)
Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)

(Verse 2)

Sumagiza, knockout bulabe
Atte ne mbasaba ebintu balabe birabe
Sumagiza, kye wakola kya bulabe
Era ne kyempewula nga ssente za Mugabe
Ekisenge yanguwa okirabe nakikoze setting
Gye nategesa meeting
Ne nnannyini ka body kanyumirwa fitting
Atamanyi bya cheating

(Pre-Chorus)

Should I just put you on like a t-shirt
Kwegamba abagala bakube ku picture
Kagabe masimu saagala chit-chat wankuba nengwayo 

(Chorus)

Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)
Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)

(Verse 3)

Mpa local love mpa local
Yadde manyi nti oli international baby
Mpa vocal mpa vocal mpa vocal
Banno ob'olugambo katubayimbe
Abagezigezi bamanyi nti oggwe ekibira tegusalibwa nkima (another deal done)
Simanyi bya bwengula naye ogw'ebire tegusalibwa enkuba (nkole ntya)

(Pre-Chorus)

Should I just put you on like a t-shirt
Kwegamba abagala bakube ku picture
Kagabe masimu saagala chit-chat wankuba nengwayo 

(Chorus)

Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)
Wankuba sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima bye wankuba)
Sumagiza aah, mu ring yo mukwano
(nsiima nsiima)

(Outro)

Sumagiza (Herbert Skillz pon dis one)

About the song "Sumagiza"

"Sumagiza" is a song written by Dokta Brain (real name Nkwanga Geoffrey), performed by Tracy Melon, produced and mastered by Herbert Skillz (real name Dramuke Herbert). "Sumagiza" was released on March 7, 2025 through Trroy Music.