0:00
3:02
Now playing: Ex

Ex Lyrics by Zulitums, Sheebah


Nessim Pan
Zulitums
Club Tik Tik-Tok
Eh, Queen Sheebah
Bampita Zulitums

Gyendi munnange so comfortably
Nnyumirwa bulamu ndi eno Kibuli
Okyuseemu ssi bwe wali ku luli, hmmm
Bulamu ki mwe muli?
Simanyi gwe aparkinze?
Avuga Cardillac za ba Ramsey (hmmm)
Nkulaba ng’onneesunze
Gw’olowooza we wandeka w’onsanze!
He tell me say mi good pon mi yard and mi body sexy
I got no time for the waste in past nuh mi say
Nga accent yakyuka dda
Yagaggawala ono yavunda dda (eyii!)

Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba ex bw’ofuna ssente! (eyii!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente (aaah)
Laba, bw’osubwa ssente!

Naye nga munnange kisa kya Mukama
Mwebale kusaba eh
Akaggi twasamba
Twawona cover, twamala netuwamba, hmmm
Ogenda wa, what are you doing?
Nsaba tunywemu ka coffee
N’ebintu byo ndaba okyali ku muzuuli
Weebale kukuuma mutindo
Agali awamu gano galuma ennyama
Nze ndi musanyufu tukyawaya
Tugenda maaso teri kudda mabega
Buli lwe naakusanga tujja ba tunyumirwa gwe

Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba ex bw’ofuna ssente! (eyii!)
Ex twafuna ssente
Walaayi twafuna ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bw’osubwa ssente!

Mazima mmaze obudde
Gwe gwe nali ntunuulidde
Naye obimanyi bino eby’obudde
Ng’ate okimanyi mazima oludde yii!
But on a serious note
You’ll be my favourite ex, eh
I got nothing but love
For my favourite ex, he he

Ex mwafuna ssente
Walaayi mwafuna ssente (anha)
Nze abazadde baabawaamu nte! (otyo)
Laba ex bw’ofuna ssente! (eyii!)
Ex twakuba ssente (twafuna)
Walaayi twakuba ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bw’osubwa ssente!

Ex mwafuna ssente (anha)
Walaayi mwafuna ssente (otyo)
Nze abazadde baabawaamu nte!
Laba ex bw’ofuna ssente! (eyii!)
Ex twakuba ssente
Walaayi twakuba ssente
Gwe abazadde baabawaamu ente
Laba, bw’osubwa ssente! (eyii!)

Nessim Pan Production
Anha
Aaah
Otyo