Y’ali mu mwoyo gwange mu center Y’ankamulira akatunda ne nnywa Ddagala lya mutima ggwange ye mudokita Era y’ampolomesa obwedda Bakuwe ku mazzi bakuwe ku soda? Bw’otamwenya baby wange oba otta Oli ku mutima gwange gw’ogotta Wafuna oguuma n’ekiti n’osotta Omukwano gwo mukambwe laba bwe gungoya Love ogimpadde sikyajula Ojja kunzisa omukwano mpolampola Sirina bwongo omusaayi tegukyakola Ono gy’agenda gye ŋŋenda (aaah) Kijaketi na wa boda Alina omukwano kye ŋŋamba Teyankyayisa ŋŋanda Gy’agenda gye ŋŋenda (aaah) Kijaketi na wa boda Teyankyayisa ŋŋanda Alina omukwano kye ŋŋamba Ye oba ddogo Nze love gye mpulira nga ntoko Yabalekawo aba ppoko (ppoko) Ky’ekibazimbizza ng’embogo