Mboona Lyrics by David Lutalo


Musicraft
Davie
Davie Lutalo
Hehehehe
Hmmm aah

Wakkiriza notaŋŋaana
Omutima nkuwadde n’otwala
Kati ate ondaga nkoona, girl
Omukwano gunkutte gunkoona
Gwe tunuulira engeri gye nfaanana
Yogera lwaki tokyampuuna?
Kola nze byonna sikyagaana
Omutawaana kunzirusa ng’oba waliwo eyakunsoona eh
Bae, eby’enju mu kisenge eh
Tebabinyumiza batuuze eh
Naye gwe abireese eh
Amaka gw’agasudde eh
Baby oh na, (eh)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Baby oh na, (eh)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Lwaki bwe nkugamba weefuula busy?
Bwe nnyomba ogamba ndi nnyanyagize
Mbu ninga nga lumonde mu kaveera agaze
Kyusaamu baby olinzigya emize
Mimi na wewe we nze naawe
Kwawiri-ri milele na milele-le
Abajega abansekerera bekyawe
Nga binyuma tusonga mbele-lele
Omukodo tofuuka atoonoona
Olimu amasannyalaze gannuuna ah, eh
Bino bye watandikawo binkanga, eh
Ompolomya ninga nga mpaabaana, ooh
Eeh no!
Baby oh na, (we no no)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Baby oh na, (eh)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Essanyu lyange limpe (eeh)
Buli lunaku mba ready (eeh)
Jangu eno nkuweeke (eeh)
Nkuwe love ekukeete
Ani annyingirira ayagadde antabangule?
Ŋŋenda kumufuula nseenene mukongole
Bwotawuuna (eh eh)
Ndeeta maziga unaniona (eh eh)
Teriiyo mulala kebera yonna (eh eh)
Kila siku nataka kukuona (eh eh)
Kiki opapapapa ondeke ogende?
Ng’ensonga wazitankudde
Onsuulira ani babe?
Pretty pretty egenda (eeh eh yeah)
Baby oh na, (eh)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?
Baby oh na, (eh)
Waŋŋamba teri alikunsoona (eh, eh)
My sweet mboona (eh)
Mukwano lwaki ombunya ensonda?