(Intro)
Mmmh baby, Pallaso
Mmmh baby, Jowy Landa
Mmmh (Wandoga nebinkwata)
Another banger (Bassboi)
Mmmh baby
(Verse 1)
Twatandikira mu coupling
Ku somero nga prep tuzibuuka
Era okuva olwo omutima nogutwala
Bwe nakwagala sadda mabega
Twali bato, ffena nga tulowooza
Bw'oyagala omuntu biba bya luberera
Nga ne bwe kubeera kwemalirira
Nga tumanyi nti tusobola okwemalirira
Twali ba young tetufaayo
Nga n'omuzibe akiraba
Ne bogera ebigambo
Mbu ŋŋenda kulya male nziruke
(Chorus)
Mwe abakazi abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Olumala okumutamiira
Nomuwa omutima naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Muno akugamba nti nffa
Nze wenkuwa omutima toguzanyisa
(Post-Chorus)
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
(Verse 2)
Gwali mwaka gwa nkumi bbiri
Kkumi na munaana
Police nekutwaala
Nze nasigala Nateete nga ndowooza
Wagenda era siriddamu ku kulaba
Era wafuluma nasenga Muyenga
Naye Muyenga yafuuka Muyenga
Ggwe muntu gwe nazuulamu essanyu
Nga n'obugagga tebugula ssanyu
Buli kaseera nga mpitayo mu ghetto
Mpaka lwe baŋŋamba wadda Mbarara
Mukwano nakunonya
Onsula ku mutima
Ate nga twakaanya mazima mukwano nakunonya
Napanga n'entebe
Ng'oluusi natmbuza bigere
(Chorus)
Mwe abakazi abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Olumala okumutamiira
Nomuwa omutima naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Muno akugamba nti nffa
Nze wenkuwa omutima toguzanyisa
(Bridge)
Tuve mu katemba
Bwe nkukubira akasimu notakwata
Kindeka wa?
Amazima nogakweka nogamba bya bulimba
Ng'osubira mbu onkuuma
Mukwano nakunonya
Onsula ku mutima
Ate nga twakaanya mazima mukwano nakunonya
Napanga n'entebe
Ng'oluusi natmbuza bigere (Herbert Skills pon dis one)
(Chorus)
Mwe abakazi abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Olumala okumutamiira
Nomuwa omutima naguzanyisa
Mwe abasajja abalungi
Mwe musinga ate okutulumya
Muno akugamba nti nffa
Nze wenkuwa omutima toguzanyisa
(Outro)
(Bass-)
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
Wandoga nebinkwata
“Abakazi Abalungi” is the 9th track from Pallaso’s studio album, “We Outside”. The song, which features Jowy Landa, was released on October 11, 2024 through Team Good Music. “Abakazi Abalungi” was produced by Bassboi.