Bwenkwagala Lyrics by Pallaso


(Intro)

Pallaso
Yida ewange ondabeko
Back inna ba ba bad tune
Ogwo omukwano si musango

(Verse 1)

Darling when you feeling like
you need someone akusanyusa
Ebyange tuja kugabana
Paka ku kasuuti kano mwe nzinira
Nkuwe space mu kisenge
Nkwambaze nga biri ku mulembe
Awasobye oŋŋamba nga
Njagala ng'ekooti ge ma suuka

(Chorus)

Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Kwambaza Gucci Versace
Nkuwanika eri wagulu mu kalina abiri
Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Ne nkuwanika eri ba Rihanna gyebali
Ne mpita ne Shakib we yatuka Zari

(Post-Chorus)

Nze wendi, onkonako
Kasimu kamu, nkutuka ko
Ne wegibeera mirimu ngireka ku bbali
Keebe mbuzi yange ngireka ku ttale
Ate bwe kiba kidongo ndigida mubali
Eh nga ndigida mubali

(Refrain)

Na na na na
Yida ewange ondabeko
Na na na na
Ogwo omukwano si musango
Na na na na
Baby yita ewange ondabeko
Na na na na
Ogwo omukwano si musango

(Verse 2)

Darling kasita owulira
Ng'oyagala nzijje okyamuke mu
Essimu kweri onkubirako
Katanda kange katono naye ogyaako
Sunda mpola ekitanda kya munaku
Otuuse ku musumwa gw'obulamu
Buli kimu masavu ku masavu
Ye manyi ki ago golina agatta n'omulalu
Buli lwe nkulaba manya kisoboka
Kisoboka ne tweyala
Ndi naawe mu buli ky'oloota
I wanna be the one you fantasize
Tekyeetaaga evidence olaba kilabe
Babiri nga Kato n'omulongo Babirye
Nkukwate ku mukono tuzunge nga babiri
Tusiime n'empuku tusule nga bukamuje

(Chorus)

Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Kwambaza Gucci Versace
Nkuwanika eri wagulu mu kalina abiri
Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Ne nkuwanika eri ba Rihanna gyebali
Ne mpita ne Shakib we yatuka Zari

(Post-Chorus)

Nze wendi, onkonako
Kasimu kamu, nkutuka ko
Ne wegibeera mirimu ngireka ku bbali
Keebe mbuzi yange ngireka ku ttale
Ate bwe kiba kidongo ndigida mubali
Eh nga ndigida mubali

(Refrain)

Na na na na
Yida ewange ondabeko
Na na na na
Ogwo omukwano si musango
Na na na na
Baby yita ewange ondabeko
Na na na na (Herbert Skillz pon dis one)
Ogwo omukwano si musango

(Chorus)

Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Kwambaza Gucci Versace
Nkuwanika eri wagulu mu kalina abiri
Nze anti bwe nkwagala
Nsooka nenkuwa obukade kikumi
Ne nkuwanika eri ba Rihanna gyebali
Ne mpita ne Shakib we yatuka Zari


About the song "Bwenkwagala"

"Bwenkwagala" is the second track from Pallaso's "We Outside" album. The song was written by Pallaso, produced by Oppe, and mastered by Herbert Skillz.