Akalulu Lyrics by Dokta Brain


Ffe tukole bali byebaatya
Tusule munju omutali ka charger
Tukole bali byebaatya
On a Success beat
Njagala kukubaka njagala
Njagala kukuba campaign
My baby for president muyambeko to maintain
Kuba okuba lweyajja eno
Kujaguza kunywa bu champagne
Yansumulula mutima ku chain
Tewali reason to complain
Akalulu nsaba mukamukwange
Deal Done
Ndya kyamisana kyaggulo
Nndi ne dealer w’amapenzi love Pablo
Did you know?
Antemera ku mazina below
Nga ate ne kuby’amaja talina kamiro

Akalulu
Ku luno njagala nkakuwe mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Bwenkamuwa ndi w’aakusula mu mirembe
W’omulabye tickinga

W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ggwe w’omulabye tickinga
W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ekifo yakifittinga

Omwana mukulembeze ate musomera
Kigambo kwagala yakinsomesa
Amazima yabikoze byebangereza
Mwagala bya kina-u kingereza
Ni mtamu tamu ntamubembeleza
Mbakize bukodyo abannemesa
Ndi smart mu mukwano gwe gweyannyambazza
Ekyejo kyekiringa kyekindaaza
Kidongo kyomutima gwe nze kyekimbaaza
Nsanyuka nembulwako kyennekwasa
Mugamba well done
Ndya kyamisana kyaggulo
Ndi ne dealer w’amapenzi love Pablo
Did you know
Antemera ku mazina below
Nga ate ne kuby’amaja talina kamiro

Akalulu
Ku luno njagala nkakuwe mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Bwenkamuwa ndi w’aakusula mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Omwana njagala nkamuwe mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Bwenkamuwa ndi wa kusula mu mirembe
W’omulabye tickinga

W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ggwe w’omulabye tickinga
W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ekifo yakifittinga

That’s why
Njagala kukuba campaign
My baebee for president muyambekoto maintain
Kuba okuva lweyajja eno
Kusanyuka kunywa bu champagne
Yansumulula mutima ku chain
Tewali reason to complain
Akalulu nsaba tukamukwange
Ndya kyamisana kyaggulo
Ndi ne dealer w’amapenzi love Pablo
Did you know
Antemera ku mazina below
Nga ate ne kuby’amaja talina kamiro

Akalulu
Ku luno njagala nkakuwe mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Bwenkamuwa ndi w’aakusula mu mirembe
W’omulabye tickinga
Akalulu
Omwana njagala nkamuwe mu mirembe
W’omulabye tickinga

W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ggwe w’omulabye tickinga
W’omulabye w’omulabye tickinga
Tick tick
Ekifo yakifittinga