Malaika Ankuuma Lyrics by Dokta Brain


Nze siri advisor
Naye chemical Ali Nicer
Kano nkaweerezza Owange malaika wewaawo

Nzudde wandiba wammanya nga tetunneetegeera
Kuva nga njogera mpawaala nga akaveera
Life musaalaba emisumaali bankomerera
Mu kkooti y’abangi bwoba Ozze ogoberera
Naye kyenzudde

waliwo malaika ankuuma
Alina bwabigatta
Alina bwabigatta
Byali byannema dda
Bamuwe empeera malaika ankuuma
Alina bwabigatta
Alina bwabigatta
Byali byannema dda
Yebale

Bambi nsiima
Ebintu abikwasaganya properly
Bambi nsiima
Ebyange bitambula abnormally
Ono yaasinga
Kantukuze omubiri annyambale
Nsalawo kwetereeza naye nkikola kulwa malaika ankuuma
They can pour me water water just can’t coolu me down
Water in me water in the sea water follow me down
They try pour me water water just can’t coolu me down
Now they know that I sence bamd mind from 10km
Did I tell them
Kyeraga kyokka
Kyeraga kyokka
Ebintu bya malaika Ono ankuuma byeraga byokka
Sikulimba bizze bikyuka
Bizze bikyuka
Ebintu bya malaika Ono ankuuma byeraga byokka

waliwo malaika ankuuma
Alina bwabigatta
Alina bwabigatta
Byali byannema dda
Bamuwe empeera malaika ankuuma
Alina bwabigatta
Alina bwabigatta
Byali byannema dda
Yebale

Angondeza embeera
Takoowa naddamu nenkeera
Asaanira empeera
Malaika Ono angondeza embeera
Yebale