Eeh It’s a Back to the Lord riddim Mesach Ssemakula Of Kann Records Alongside Producer Renix The Dancehall King DJ Michael Aah
Nina mukwano gwange Nina omukwano gwange Yasooka okwagala nze Yasooka okwagala nze N’ampalula mu kisaakye N’ampalula mu kisa Ekyakkirizisa nze
Ani yali amanyi nti nange ndikyukako? Omuntu eyali omunaku mazima ddala Nze kyantuukako, nga ge nkaaba ge nkomba Ne nfukamira, ne musaba N’ampulira, n’anjatula N’ankolako, embeera n’ekyuka Ah naawe toggwamu maanyi Toggwamu ssuubi Yansumulula, ne nkusumulula Yongera kumusaba Kubanga teyerabira, woyi woyi… Nange bwe mpimapima ennyo Mu biwonvu mwe mpise Olwo ne nkakasa nti nina omukwano Kitawe neebaka Nze bwe mba neebase ankuuma, ha! I’ve got a friend And his name is Lord Michael omwetaaga mu byonna by’okola abeemu (yeah man) Sitaani tomwetaaga mu byonna by’okola aveemu (okay) We’ve got a friend (okay) Tumusinze obudde bwonna I’ve got a friend And his name is Lord Hmm nina omukwano
Nina omukwano gwange yee Yasooka okwagala nze N’ampalula mu kisaakye Eh, nze leka muyimbire Come on come on Come on come on
Nina omukwano, atandeka kukaaba Nina omukwano, atajjulukuka Nina omukwano, alabirira obulamu bwange Anfaako, every day and night Bwe nali nkaaba, yansagula amaziga gange Bwe nali nsinda, n’akomyawo emmeeme yange Bwe nali ndwala, n’annyiga ebiwundu byonna I have a friend, and his name is Lord Come on, come on Come on, come on Kati wuliriza Ssikuperereza nali mu kizikiza Ne nzikiriza, N’anzikiriza Nkujjukiza Y’amaliriza ng’ate tasaliriza Nze mwebaza ku byankoledde Balabe bange Famire yange Mikwano gyange, hahaha
Nina omukwano gwange oh Yasooka okwagala nze N’ampalula mu kisa Come on come on Come on come on
Avoid trials and temptations (yeah man) Is there trouble anywhere (hmmm) We should never be discouraged Take it to the Lord in prayer (hmmm) Can we find a friend so mendful? (yeah man) Who will all our souls share (hmmm) Jesus knows her every weakness Take it to the Lord in prayer (hmmm) Hallelujah
Michael essada liveeko Hmmm muzeeyi nditadde Ayaa speed eyo mwana Ayayaya kale muzeeyi Michael ku Sunday mu church Hmmm ffenna tumusinze Eh! Eky’eŋŋuumi ekyo kibi nnyo Hahaha Michael nkugambye eky’eŋŋuumi kiveeko Hmmm mpulidde taata Eeh okulwana kubi nnyo Aah ssibiddamu ebyo Michael essada liveeko Hmmm muzeeyi nditadde Ayaa speed eyo mwana Ayayaya kale muzeeyi Michael ku Sunday mu church Hmmm ffenna tumusinze Eh! Eky’eŋŋuumi ekyo kibi nnyo Hahaha Michael nkugambye eky’eŋŋuumi kiveeko Hmmm mpulidde taata Eeh okulwana kubi nnyo Aah ssibiddamu ebyo