Oseka ne nfuna ekizibu Mwana gwe ontawaanya Otunula ne ndaba ekimyanso Naye, lwaki ombonyabonya? Tunula mu maaso gange osome Mulimu omukwano gwo Ate oba ne mu bwongo bwange Mulimu akatebe ko Ne mu mutima gwange munda Mulimu ekibanja kyo Ky’ekyo ekimbonyabonya Mwana gwe nkubuulidde nze Nti mu bawala ba kuno Noonyezza akwenkana yambula! Nina omukwano mungi Munnange byebyo bye nsuza
Alaali, alaali, alaali Onkuba (onkuba) Onkuba Ngezezzaako okwegumya naye bigaanye Onkuba hmmm yeah, onkuba Nataka nikuone sasa sasa Onkuba (onkuba) Onkuba Amazima laba laba oyaka ng’enjuba empya Onkuba, onkuba
Nsonyiwa okulemerako mw’ekyo Waliwo ekikusukkako Mwana gwe wansukkako Laba, mwana gwe wankubaakuba Yanguwa, otuule Mu katebe ko keereere Era yanguwa, ozimbe Mu kibanja kyo kyereere Nabiterekera gwe wekka Honey yanguwa olabe Kuba walungiwa omu mu nsi Gwe osaanira okuwa Oli kibunoomu mu nsi Gwe osaanira okulya ebyange
Alaali, alaali, alaali Onkuba (onkuba) Onkuba Ngezezzaako okwegumya naye bigaanye Onkuba hmmm yeah, onkuba Malayika, malayika we Onkuba, onkuba ayayaya Bint, bint Bint, bint Onkuba, onkuba hehe! Sabula Sasa ni ngoja Myaka mingi nina ngoja