(intro)
Sikukomelera kuba toli Yesu (Martha Mukisa Baby)
Tokaaba omutima ogusumulura leesu (Nzija kumiguwaa ah)
Pakiiii
(verse)
Oli kawoowo onkolera
Ondi ku bwongo omeketa
Nkulowooza nyo simanyi oba jooli ondowooza ko my love
Onsuuliride nyo wabula
Ebimuli byatandise okalira
Nkusaba okyaame owalira
Omutima ogulumya nyo ntagala
Abantu batandise olokopya
Mbu osanga watandise okeberwa
Obuvubuka bweeyo obweeyo nga wansude eno
(chorus)
Nakoowa ebikomando ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story
Njagala Love Story
Nakoowa ebikomando ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story
Njagala Love Story
Baby I say I go fight for your love
Your my queen am your king that’s enough
And then your awesome and sweet your nah duff
Baby I wanna kiss you for life
(verse)
Wansuula mu mukwaano natamiira
Byoyitamu era mbiwulira eno
Ebiwooma bifuuse muluuza
Njoya kimu kukulaba mukwano
Ebyo byowuulira bagamba
To destroy our Love
Abebigambo tobekweeka
Tebakusuuza kayanzi ko
Sikukomelera kuba toli Yesu
Tokaaba omutima ogusumulura leesu
Ndaba gukaaba gutulukuka buswaavu
Oba ngubikeko ekiwero kya amalaavu
(chorus)
Nakoowa ebikomando ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story
Njagala Love Story
Nakoowa ebikomando ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story
Njagala Love Story
Baby I say I go fight for your love
Your my queen am your king that’s enough
And then your awesome and sweet your nah duff
Baby I wanna kiss you for life
(verse)
Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh
Bu dance ne bu jokes byetwaali tukola kati byafuuka byafaayo
Yeah, Gwe eyanjagala nga tofude ku colour
Eyampaana nga bali bampita fala
That’s why ompolomya nga oli off my sights
Kunkuba yomutima gwange gwe alina rights
Yeah, en baby what’s a matter of a fact
Ninze akwenda nga Andre nkutwaala mu Church
Hehe nakoowa action packed X-Men tudiveeku tubone Emerson Heights
(chorus)
Nakoowa ebikomando ebikomando since am ever lonely
Njagala Love story
Njagala Love Story
Nakoowa ebikomando, Nakoowa bakomando
Njagala Love Story
Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh
Bu dance ne bu jokes byetwaali tukola Kati byafuuka byafaayo
“Kikomando (Remix)” is the seventh song from Martha Mukisa’s debut studio album “Tebatukyawa”. The song features Victor Ruz and DJ Sting. “Kikomando (Remix)” is the remixed version of Victor Ruz’s top-chatting single “Kikomando”. “Kikomando (Remix)” as released on September 10, 2020 through Black Market Records.
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa