(intro)
Hallo
Hallo
Martha Mukisa (hallo)
Sisaaga
Brian beats (hallo)
(verse)
Nakowa ebimizisa panadol
Byonzanya ebya kwiso ne bando
Buto wa love gwe jjalo
Nsenamu mu maziga g’ekyalo
Mpulira bogera
Njagala kubalaga nina ekyana
Naye bwenkugambako ogana
Ng’ate omutima gwange guba gumanjja
Gwakala gukirako essanja
I need your loving you know we’re meant to be
Ngoberera njagala ombe ku kyensunti
Tonyiga t’oli mujjasi mu combat
Njagala omutima gwo nguwe comfort
I need your loving you know we’re meant to be
Ngoberera njagala ombe ku kyensunti
Tonyiga t’oli mujjasi mu combat
Njagala omutima gwo nguwe comfort
(chorus)
Ndayira my love, my love, ewaffe tetukyawa
Eno love yiyo, yiyo era, era tebatukyawa
Muliro, gumira muliro, ewaffe tetukyawa
Nkuliyo, need your busy body oh, era tebatukyawa
Muliro, gumira muliro, ewaffe tetukyawa
Nkuliyo, need your busy body oh, era tebatukyawa
(verse)
Ne webesesa kabayiribe batya, njagala bbabe ba-failure
Baleke ‘masangaanzira baby oyingule, ffe tutekewo barrier
Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere
Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere
Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere
Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere
(chorus)
Ndayira my love, my love, ewaffe tetukyawa
Eno love yiyo, yiyo era, era tebatukyawa
Muliro, gumira muliro, ewaffe tetukyawa
Nkuliyo, need your busy body oh, era tebatukyawa
Muliro, gumira muliro, ewaffe tetukyawa
Nkuliyo, need your busy body oh, era tebatukyawa
(bridge)
I need your loving you know we’re meant to be
Ngoberera njagala ombe ku kyensunti
Tonyiga t’oli mujjasi mu combat
Njagala omutima gwo nguwe comfort
I need your loving you know we’re meant to be
Ngoberera njagala ombe ku kyensunti
Tonyiga t’oli mujjasi mu combat
Njagala omutima gwo nguwe comfort
Nsazeewo kankere, ntekewo ebijinji kanywere
Eyiyo si ya kyere, love yo yagerekwa ebeere (kikube)
(outro)
Ndayira my love, my love, ewaffe tetukyawa
Eno love yiyo, yiyo era, era tebatukyawa
Muliro, gumira muliro, Herbert Skill pon di one, ewaffe tetukyawa
Nkuliyo, need your budy body oh, era tebatukyawa
Hallo
Sisaaga (hallo)
Ewaffe tetukyawa
Hallo
Hallo
Era tebatukyawa
“Tebatukyawa” is the first song from Martha Mukisa’s debut studio album “Tebatukyawa”. The song was written by Martha Mukisa, produced by Brian Beats, and mixed and mastered by Herbert Skillz. “Tabatukyawa” was released on May 28, 2021 through Black Magic Entertainment.
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa
Martha Mukisa