Nywamu Lyrics by Johanz Official


Eno party time bakuwe kyonywa babe
Sip a wine Oba ka liquor
Okulya sente sente sikulya mwana we dede
Newaka olumu wookya
Kusula mungato, kikumba mutindo
Oyitangayo mukibala netunywako
Kumenya mugongo
Gukunywa nabaano
Zero distance eno gubba munyigo
Anyway,
Abaana bakuba zzi champaigne
Nga banyumye basibye zzi chain
Kuspendinga ku lya coin
Ebyenkya byankya jjayo wallet

You only live once gwe wunzika ccupa
Obulamu glass enkya buyatika
Six pack tulage kubifuba
Abaana bawunzika ccupa ku ccupa

Nywamu
Tosumagila bakuwe kyonywa babe
Ebyenkya byankya baaba

Toziteleka olaba mulwana ssemwanga bazileka gwe ki kyoffa

Okulya sente sikulya mwana

Njagala body to body
Bucket night dj on ones and twos
okubye mix
Ffe tuli mukibaala tunywa zi Moët
Abamu ku bel air abalala champagane
Tetuli ba night dancers
Just tuli ba big spenders
Kwatta ekyana boyi tewetya
Abamu bali ku shisha bawuta mukka

Eeh !
Ekibaala kikutte
Laba owakabina laba owamakudde eh
Olina okunywa kumwenge
Sigwegwatta kitawo yaffa lumbe