Byenali simanyi wabibikula ah! Nebikweke nobiyanjala Wanfukila torch nomulisiza ah Ebigele obutasimatuka mm I can’t live without you Oli katonda gwendisinza nebwendiba ewala Onjagalidde mulwattu Nange nkulayilila siliswazibwa njakujulila Kubanga gyonzijje manyiyo Ne wendi ndabyewo Gy'ontwala gwamanyiyo Ompisiza muluwonko Ewali amasonko Atte nesigwa mubitoogo I say lord, I thank you for the gift of my life Kubyenina nebyenina okufuna enkeela