Chamili Chamili the technology (eh) Chamili Chamili the psychology (eh) Doctor Chamili mili mili miliology Doctor cease the fire out Chamili Chamili the technology (eh yeah) Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah) Doctor Chamili mili mili miliology (eh yeah) Doctor cease the fire out
Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka
Twali bangi nga twegombesa Nga tuli bumu era nga twesanyusa Nga tuli ku kikwekweto kweyimusa Ne mbawa gap ne bakulukukuta Nabasanga ku mwalo nga babbira Amaziga ne gakulukuta Ah bankola bingi nabakutta Wano twali yala, ne twesuubiza Nti aliyitamu alidda n’atukima Naye tebannyamba! Kyali kiwaani bannimba Malya ga nsimbi banneerabira!
Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka
Hmmm nze gw’olaba mpise mu shida nnyingi N’emitego gy’abalabe mbuuse mingi Nga mpatikinira kuba bulungi Maanyi ga Mukama, bulungi Ab’emikwano bangyabulira Beerabidde nze ndi nkoko neetakulira Mukama y’eyanzigulira enzigi Nsaasidde abanjogerera Munnange tebajjukira Eyankyawa olw’ensimbi musekerera
Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Byansi bya kuleka
Wano namenyeka amagulu baseka bangi N’abemikwano ne bakyuka langi Ng’eyo ku bbalibbali boogera bingi Baamukuba, baamuloga, alimba Bakabasajja! Chamili Chamili the technology (eh yeah) Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah) Doctor Chamili mili mili miliology (eh yeah) Doctor cease the fire out Chamili Chamili the technology (eh yeah) Chamili Chamili the psychology (eh yeah ah) Doctor Chamili mili mili miliology Doctor cease the fire, fire burn
Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Lwaki ensimbi etupangulula? Etugattulula? Twandibadde nga twegombesa Anyway…