Not Your Enemy Lyrics by Bobi wine, Nubian Li, King Saha


Eeeh eh
Kano kange naawe
Don’t blame the one who exposes crime
Blame the one who commits the crime
Well indeed pon dis one is me again
Alongside Nubian and the King
Kingaling aling aling (yeee)
Sing

Bali kunnanga bwereere
Bakagwa bye mbona bye nkoba, aaah
Nze bye ndaba bye njogera (I say what I see)

I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But I am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato ly’erimu
But I am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira

System yonna yafa
Buli kimu tekikola
Amakomera ago gajjula
Bibadde bwebityo emyaka ana (yeee)
Ontunuulira bubi
Kuba njogedde ku nguzi
Ate ng’etukola bubi, ffembi
Weefudde wa kabi
Bakutuma n’ompisa bubi
Weefudde na mulamuzi, mu nsi (listen my yute)
Nze oluusi ensi eno ensobera
Gw’obuusa ng’olaba atomera
Gw’osanga enkya ng’azalawa
Ng’agamba gundi ayogera
Ba gundi nammwe mweddeko
Future wa uparu piire
Amaaso go bwe geggula
My friend, you’ll see what I see

I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But I am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato ly’erimu
But I am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira

Be twesiga nga baasoma (nga baasoma)
Beeyisa ng’abataayiga (beeyisa ng’abataayiga)
Plan zo ze twabawa, eeh
Plan zonna baazirya (imagine)
Amasomero mabi (mabi)
N’amalwaliro mabi (mabi)
Abakozi ensasula mbi, yiiyii!! (hmmm)
Enguudo mbi
Jjukira amataba luli
Ŋŋamba tufungize bikyuke eeh
Bano abayibi balina ogolola
Baluwera tibakasobola
Tibamanyi kutudhogereza
Baguumaaza kutudongowaza
Eno future gye tulwanira
Budde bwe tutaayiza
Amaaso go bwe geggula
My friend, you’ll see what I see

I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But I am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato ly’erimu
But I am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira

I may not be your friend
Tontunuulira bubi
But I am not your enemy
Nkugamba naawe ky’olaba
I may not be your friend
Tuli mu lyato ly’erimu
But I am not your enemy
Ntaasa lyato kubbira

Tontunuulira bubi
Tuli mu lyato ly’erimu
Kye ndiko era ky’oliko
Ntaasa lyato kubbira
Tonjogerera bubi
Tuli mu lyato ly’erimu
Ebitunyiga era bye bimu
Ntaasa lyato kubbira!