Me love you Me never had you before Me never seen you sikulabanga Baby hold me Baby hold me today Nkusene nyweko Tuzzi twa nayikondo
Gimme just a little time A little time with you Before you take me tonight A little time with you Ah gimme just a little time Little time with you Before you take me tonight
A little time with you, you, you, you
Gano amaaso gakumissinga
Bwe gakulaba ebirooto ng’obisealinga Bwe nkukubira oreceivinga Buli lwe nkulabako kuba kulockinga Mba ku kasimuko nkubeepinga Omukwano gulemerako teri agaana Ne pie-chart tuzishadinga Olunaku lwe nkulabako kuba kujaagaana I miss your love Oh I wish it could rain I miss your love Baby you are mine today, eh
Yimbula, yimbula Yimbula laavu yo yimbu Yimbula, yimbula Yimbula laavu yo yimbula Sengeka, sengeka Sengeka laavu yo sengeka Sengeka, sengeka Sengeka omukwano gwo sengeka
Me love you Me never had you before Me never seen you sikulabanga Baby hold me Baby hold me today Nkusene nyweko Tuzzi twa nayikondo
Era nkwenyumirizaamu Oli kaweke nkumira bw’omu Baby, oli kibunoomu Bwe mba nkulabye nkumira bw’omu Nalinnye mu bunnya Nze nemedde mu bunnya Omukwano gumbonyaabonya Gufuuse omusujja Ennyonta n’ennumaaluma Wafuuka kya kunywa Enjala n’ennumaaluma Wafuuka kya kulya Nina ekibuuzo Mu laavu yo mulimu ki omwo? Onfugira ku Namulondo yo, baby Mazima mulimu ki omwo? Otudde ku Namulondo yo, baby
Yimbula Yimbula Yimbula Sengeka gwe Sengeka gwe
Bwe sikuwaanako dear kuba kunyooma Kuba omukwano gwo muzzaŋanda Nakubye n’akatabo ngaKa mpapula lwenda Akalimu amannya agakuwaana Me love you Me never had you before Me never seen you sikulabanga
Baby hold me Baby hold me today Nkusene nyweko Tuzzi twa nayikondo Gimme just a little time A little time with y Before you take me tonight A little time with you Gimme just a little time A little time with you Before you take me tonight A little time with you, you, you