Bwe nakufuna ne ntuula Bali nabaleka nagenda Kati sirina kye nnoonya Kululwo I surrender, eh Ne bwe wajja gye mbeera Mu mutima tewakyuka Wanjagalirayo nga bwe nnali Awatali condition, yeah Kati nkufeelinga deep in me Yeggwe plan A, plan B eh My number one priority Nkwagala nnyo munnange yes indeed
Nze nkulemerako Kuba nakulabamu future Amazima nkupenda nnyo Kuba nakulabamu future Nze ennaku zino nkutimba nnyo Kuba nakulabamu future Hmmm baby nkulemerako Kuba nakulabamu future, yeah
Oba wakulira ku yoghurt! Skin yo enyirira munnange Nze ne mu kusooka bwe nakulaba Nali sikikkiriza bannange, yeah Ku sswaga lye walina natya okufacinga Naye nga sisobola kugumiikiriza Nafuna pen ne nkiwandiika kapapula Nkugambe nkulinako crush Ntimbaako ku status oba nteeka ku Facebook yo (Ntimba, ntimba) Ntimbaako ku status Nteeka ku status (Ntimba, ntimba) Kati nkufeelinga deep in me Yeggwe plan A, plan B eh My number one priority Nkwagala nnyo munnange yes indeed