Siriddamu kwagala Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno ye last chance) Walaayi siriddamu kwagala The Lyrical Boy Acidic Vokoz Leka mbyogere mu lujjudde Sijja kulinda bansekerere Eby’omukwano bintamye mbikooye Aah, aah Nze buli gwenfuna heartbreaker Ne love bagintamizza Bannumya ng’abalina kye bannanga Kale kiki kye bannanga? Naye lwaki? Lwaki bino lwaki mubinkola? Ani gwe nakola ekibi? Lwaki temusaasira? Aah Kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era) Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe) Nze siriddamu kwagala Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance) Walaayi siriddayo kwagala (no) Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance) Naye mmwe mukikola mutya eyo oh? Mweyagala nga Adam ne Haawa Nze neegomba ekintu ekyo nnyo, nnyo Kiri okay am gonna try Kino kye bayita last chance Era guno gwe mulundi ogusemba Bwe kigaana sibiddira Nze buli gwenfuna heartbreaker Ne love bagintamizza Bannumya ng’abalina kye bannanga Kale kiki kye bannanga? Naye lwaki? Lwaki bino lwaki mubinkola? Ani gwe nakola ekibi? Lwaki temusaasira? Aah Kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era) Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe) Nze siriddamu kwagala Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance) Walaayi siriddayo kwagala (no) Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance) Leka mbyogere mu lujjudde Sijja kulinda bansekerere Eby’omukwano bintamye mbikooye Aah, aah Nze buli gwenfuna heartbreaker Ne love bagintamizza Bannumya ng’abalina kye bannanga Kale kiki kye bannanga? Naye lwaki? Lwaki bino lwaki mubinkola? Ani gwe nakola ekibi? Lwaki temusaasira? Aah Kati ŋŋenda kwagalayo omu omulundi ogusemba (era) Bwe bigaana siriddamu kwagala gwe gusemba (babe) Nze siriddamu kwagala Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance) Walaayi siriddayo kwagala (no) Bwe bigaana siriddamu kwagala (eno last chance)