Laba laba obudde bwe bugenze Obudde buwungeera ah ah Nze akwagala gyendi eno Hmm Nkutegekedde ebiwooma By'oyagala byonna mbimanyi Mu Luzungu ne mu Luganda Baibe. Nsasiidde abakuswama Abatakimanyi nti oli muntu wange Ba champion abakusamba Tuli bangi. Tuli bangi abakwegomba Bangi abakozesa programme Nze omanyi gy'onsanga ah.
Mukwano ne bwetulwana Mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe Ekitiibwa ne tukikuuma Wansuula. Wansuula dda mu kitimba Onfulowingiramu nga musaayi Mu mutima ne mu magumba Sweetie. Neebaza abakukuuma Wessiri nebakuwooyawooya N'eKatonda eyakutonda Ntegese ebimuli. Ntegese ebimuli tujubilatinge Darlin' wange Lwe lunaku lwe twesanga