Eeh eh eh Mazima lwaki onkaabya? Ng'ate okimanyi Love yo enkyamula embunaabuna Lydia Jazmine, ah Artin on the Beat
I may not deserve you Naye nga I need you My love for you Nnyingi nnyo ate nga it's real I may not deserve you Naye nga I need you My love for you Nnyingi nnyo ate nga it's real
You have this body I've never seen before When you come so close I'll never let you go It's you I saw from a distance Ne ngezaako okuwa, assistance Baby nze wandaga resistance Nga nze nkanya persistence
Njagala nkuwe maintenance Naye era ondaga nti oli reckless Baby nze nkusaba ne licence Naye era ondaga nti oli hesitant
Nkumissinga nnyo nnyo Baby let me know Oba mu nva nteekemu omunnyo Nze njagala mbeere munno nnyo