Eh yeah yeah Buli lwempita eyo ne mpulira nga bagereesa Nti obugagga si kusonda Abalala ne bantiisa nti Abakola ennyo beebatafuna, ensi eno Lw’okedde n’opatikana kyewunyisa Ovaayo ngalo nsa Eby’ensi eno bwebityo Oba ng’afuna ng’ate ebizibu byesomba Ebya dunia bwebityo Nkoze emirimu mingi naye omutuufu gwabula (eh)
Nti batugamba tuzikwata bubi Naye abagagga be basinga ozisaasanya Nti batugamba tetusavinga Naye nga twerekereza olumu tulya na maluma Omwavu lw’awadde omukazi Omutwalo asula akaaba, eh Omwavu lw’alidde ku ssente ze Azirya yeekomomma aah Ogenda n’onnyuka na lukumi kale Nga lw’olina nga kw’osibidde empale Ku kkubo n’ojja osanga omusirikale N’alutwala gwe n’osigala sseke (hey)