Bam Baby I don’t give a damn Abakwegezaamu I don’t give a damn Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh Chozen, Vivian Tendo
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Ezo z’ofuna ku mobile money Ziva wa boss honey Ku mulimu kulaga kitone Boss aggyayo money
Okimanyi nkeera mu office Ne boss akeera mu office Y’ansuubiza salary raise Mu job bwe nteekamu amaanyi Dear nkwetaaga Obwedda munnange ssente nsonda Nkusengule nze nkutwale e Ntinda Ennyumba gy’oŋŋamba nti nno nfunda Togamba wallet nfunda Obulabo obuleetera ku boda Yawulamu ku mazzi ne soda Abawala abalungi ffe b’osanga Tusaanamu eza kalina
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Ezo z’ofuna ku mobile money Ziva wa boss honey Ku mulimu kulaga kitone Boss aggyayo money
Ooh nze saabiriiko Simanyi oba ntunule emabega oba mu maaso Nga ndi n’ono eno boss gwe ndowooza Ebisookerwako oyo y’abimala sweet love Pineapple oh Baby, I don’t give a damn Abakwegezaamu I don’t give a damn Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh Baby, I don’t give a damn eh Dear nkwetaaga Obwedda munnange ssente nsonda Nkusengule nze nkutwale e Ntinda Ennyumba gy’oŋŋamba nti nno nfunda Togamba wallet nfunda
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Ezo z’ofuna ku mobile money Ziva wa boss honey Ku mulimu kulaga kitone Boss aggyayo money
Ne bwe kiriba kisiikirize let me follow you Me follow you go Ky’ekyo kye ndiko Ono Umeme masannyalaze Ag’omukwano gwo Buli lw’onkoonako Ne bwe kiriba kisiikirize let me follow you Me follow you go Ky’ekyo kye ndiko Ono Umeme masannyalaze Ag’omukwano gwo Buli lw’onkwatako Baby, I don’t give a damn Abakwegezaamu I don’t give a damn Nsaba nkusanyuseemu I don’t give a damn eeh Baby, I don’t give a damn eh
Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Nze ŋŋenda kufumbirwa wa boss nkuleke Ezo z’ofuna ku mobile money Ziva wa boss honey Ku mulimu kulaga kitone Boss aggyayo money