nkulaba okankanye ela oweddemu olwembeera ekwesibye ko
obadde otya mbuza obadde otya kyusa endowooza
kubanga wansi womusalaba waliwo amanyi agakutulaejjegeere
kiliza nange nti mulinya lya yesu byona biyinzika
nkulaba otidde nyo olwembeera ekwesibyeko
obadde otya mbuuza obadde otya kyusa eyo ebeera ndowooza
okimanyi mumusayi gwa yesu mulimu amanyi
kati twaala eddala kiliza nange mulinya lya yesu
byona biyinzika alleluya
alleluya
byona biyinzika
alleluya kwata kitanda kyo golokoka