Mukisa gwa mukama Lyrics by Judith Babirye


Ngolokose ngende okukola
jiiye obulamu
mukama nkusaba obeere nange
wotali mukama ensino enzibuwalila
nkolela banange mukama
nkolela future yange
mukama tambula nange
nkulembeela nagobelela
mpa omukisa kumulimu gwange
mpa omukisa mulamu bwange
kuba omukisa muukama gwe
gwogaaba mukama tegulina buyinike

tegulina buyinike omukisa gwa mukama gwompadde nkimanyi
tegulina buyinike ekibuga nganye sikifuluma nedda
kubaa omukisa gwamukama gwompadde nkimanyi tegulina buyinike
tegulina buyinike nebwologa abange olitukaa nokowa
nze manyi ndibaa bulingi
kuba omukisa gwamukama gwampadde nkimanyi tegulina buyinike
tegulina buyinke newogala olujji guwaganya mudinisa
nze manyi ndiba bulungi
kuba omukisa gwamuka gwampade nkimanyi tegulina buyinke
tegulina buyinike omukisa gwengamba tebagulogaa neda riziki tewaba
kuba omukisa gwamukama gwampade nkimanyi tegulina buyinike

mukuboo waliyo emitego sitani ayagala kunkuba buusu
omukisa gwange agutwale adekke ne mulugunya
ntegulula emitego jabalabe
kati engalo zino zinabala ensimbi
ne bweliba dolla elituka negonda
mukisa gwo tegulina buyinke

chorus

empeewo efuwaa , enkuba ne kubaa
nkolelela baana bange mpereeza omukisa gwo
omuzila gukubaa genda nange
nkolelela future yange genda nange

chorus till fades