Netamiride Lyrics by Green Daddy

Nswala nkugamba am nti am sorry
Mbitandike ntya nze eehh

Nsonga za mutima ate ozigalabanja
You told me forever amazima ga Katonda
Wade katemba munji gwenkola
Tokilowoza okundeka
Binsonyiwa wabikuta
Nkugambe ki mukwenenya

Ebyo byongamba nti ogenda aahhhh
Omutima oguteka mu ntaana
Nze nebyongamba sibiwulilla, Netamiride
Lulimi lwoyogela siluwulilla Mpozi nga banzivunudde
Nze nebyongamba sibiwulilla, Netamiride
Lulimi lwoyogela siluwulilla Mpozi nga banzivunudde

Ogamba kadada kadada
Bwenetonda ogamba olutambi lwachuka
Kati ongamba ndimusobya ompisa nga atasaana
Mbu akagoba kawedemu ebitala red byakaa yee yee yeee
Kyensaba mukwano mummy
Totwala bigambo baveeko baabi
Nwala nokugamba nti am sorry
Mbitandike ntya nze eehhh

Ebyo byongamba nti ogenda ahhhh ahh ahh
Omutima oguteka mu ntaana
Nze nebyongamba sibiwulilla, Netamiride
Lulimi lwoyogela siluwulilla Mpozi nga banzivunudde
Nze nebyongamba sibiwulilla, Netamiride
Lulimi lwoyogela siluwulilla Mpozi nga banzivunudde

Ogamba nkuza mubintu bye wakoowa
Naye omukwana baby tegulina formula
Gwakubatisa kupangilila
Kuba tomanya mutuufu na mulimba dia
Nga nayiwawo omubili nga njagala wakiili nfune ossayininge
Omwana anayaala obuliili obulungi bwa pillow nga gwe aliko kimuli
Kati bwogenda tubanga abatasimba makanda
Ekibulamu bwongamba twateesa ku teesaganya nga kati omukago gwe twasalaa