(Intro)
Ah yah yah yah yah
Ah yah yah
Ah yah yah yah yah
Yah yah, ohh
(Omwenge)
(Chorus)
Obuwoomi
Nze bunzita nze obuwoomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi (buwomi)
Buno obuwoomi bwe bunzita nze obuwomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi (Omwenge)
(Post-Chorus)
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bwoba onkyawa onkyawe
Kanzirye ezange
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bw'oba onkyawa onkyawe
Naye kanzirye ezange
(Verse 1)
Era, I wanna make you smile oh
I wanna make you dance
I really feel better when I see you do the dance
Mudigido babe gwe andigiza
Wansakata niwe wanchekecha
African vibe ggwe tonywa n'otugwira
Don't drink and drive ggwe tonywa n'otamira
Okuva wano nkukakasa kigwera ka
And I don't give a damn nkuwe love siku seera
(Hook)
Bw'okola enyo offuna eddembe
Mateka vibe kye kyenge
Once in a while era otumya ekyenge
Ekyenge
(Chorus)
Obuwoomi
Nze bunzita nze obuwoomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi
Buno obuwoomi bwe bunzita nze obuwomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi
(Post-Chorus)
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bwoba onkyawa onkyawe
Kanzirye ezange (Aah it's Temperature Touch)
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bw'oba onkyawa onkyawe
Naye kanzirye ezange
(Verse 2)
Muko muko gira ompe mwanyoko
Vibe zirinye tulye toko
Anegateko nange mwegateko
Ndi super power siri mu wankoko
Nkola malala gange
Sibalaba bambi
Nkola malala gange
Sibalaba bambi
(Hook)
Bw'okola enyo offuna eddembe
Mateka vibe kye kyenge
Once in a while era otumya ekyenge
Ekyenge
(Chorus)
Obuwoomi
Nze bunzita nze obuwoomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi
Buno obuwoomi bwe bunzita nze obuwomi
Ndya kuzange don't worry
Eccupa yasuka obuwoomi
(Post-Chorus)
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bwoba onkyawa onkyawe
Kanzirye ezange
Naffuna eddembe
Okulya ezange zange
Bw'oba onkyawa onkyawe
Naye kanzirye ezange
(Hook)
Bw'okola enyo offuna eddembe
Mateka vibe kye kyenge
Once in a while era otumya ekyenge
Ekyenge
"Buwoomi" is a song by Green Daddy. It was produced by Temperature Touch, and released on July 14, 2023 through Green Gang.