Film (Ndiisa Butii) Lyrics by Bebe Cool

Wuliriza kano leero kendeese,
kalimu omuziki okyimanyi okukafuna
Ate nga kakambwe nyo,
ela nga kasonsola mu style, size ebakuba
Nsazewo kulumba kub’abebigambo tebalina kakwate ku byenabula
Abantabula silina budde bwabwe mbasalako kijaasi tebambabira
Ku luno ndi muka gwe siba fako lyo, kyebiligwera nga muwekeera
Mukama bwakuwa n’enume ezaala… kaneyagale!
Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afaNdiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi
Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera
Abaganda bagamba akwat’empola tomusinga lugendo eky’okimanyi
Abalekaana laba bwebaselera, abalina ku magezi olwo netugaziwa
Big size embi zetuparkinga… amaaso negabakanuka
Babaza twambala ki balingiriza… omulaasi takyasoboka!
Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ham… ham… ham… ham… ham… ham…
Ham… ham… ham… ham… ham… ham…
Bugum, tomutya!
Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo
Film yino kuntandikwa, Bebe Cool muzanyi muka
Gwe nebwoba kibanda otya
Season esembayo wekoma nsalawo
Biseera bili yali ntandikwa nga buli kyenkola siduma nkimanyi
Okuba nga nzitoye nyo simusango Katonda bwatyo bweyangerera
Abaganda bagamba akwat’empola tomusinga lugendo eky’okimanyi
Abalekaana laba bwebaselera, abalina ku magezi olwo netugaziwa
Big size embi zetuparkinga… amaaso negabakanuka
Babaza twambala ki balingiriza… omulaasi takyasoboka

Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
Ndiisa buti sipapa, gw’obwesibako sibwe laba bwenyilila
Kandiise buti sitoba, eno gyetulimu film buli kibanda afa
Outro
Bugum! Gagamel Entertainment Crew
A Renix Production bad man crew
Power Records, Straight Andrew
Big up to all my fans and friends