Mastermind in another Wani Production A Bebe Cool Banton, heh Simanyi, kyewankola naye wootali Nyongobera okukira bw'omanyi Musaayi mu mutima nga gwefukula Laba onjogeza nga musale kanyata Ndi mu bitundu Omukwano gwantema bitundu N'omutima gwajjula biwundu Mbuuka biwonvu Ne bwebalikukweka mu misambu Omukwano gwo ngya kugukwekula You're ma warrior Super warrior Nobody better than Can't let you down Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo Eh, this girl is a killer Look how she move her body like a caterpillar And when she whine anjogeza vernacular w'oluzungu Ansomesa plural ne singular Ayi, nkimanyi bangi abekwegwanyiza Nga ne lwotalabise bajula kwetuga Singa kale wali nga money nga nkukuuma nga Al Qaeda Nkuba akafaananyi ng'okyadde eka Mu ndabirwamu nga weemoola Okimanyi na locking-a Tokigezanga okwekyanga Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo Simanyi, kyewankola naye wootali Nyongobera okukira gw'omanyi Musaayi mu mutima nga gwefukula Laba onjogeza nga musale kanyata Ndi mu bitundu Omukwano gwantema bitundu N'omutima gwajjula biwundu Mbuuka biwonvu Ne bwebalikukweka mu misambu Omukwano gwo ngya kugukwekula Nkuba akafaananyi ng'okyadde eka Mu ndabirwamu nga weemoola Okimanyi na locking-a Tokigezanga okwekyanga You're ma warrior Super warrior Nobody better than I can't let you down Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo Ndi wuwo Ne bwe bakuyita nnyamantono Ndi wuwo Mukwano gwo ddala alibeerawo Ndi wuwo Wadde baakukyawa baakulekawo Nze wuwo wuwo wuwo wuwo