Banger! Your bwo-bwoy (mad!) John Blaq bwo-bwo-bwoy T African bwoy Suspekt Leizor Aya baasi Onkubya masannyalaze Munda mu mutima gwange Oli banger (gwe wekka) Yeggwe wekka gwe njagala Munda mu bulamu bwange Oli banger (gwe wekka) Ababadde beetegaatega eno Mbakubye ppaka ku mutwe Mbakubye banger (gwe wekka) Kano akayimba njagala kanyumire ex wange Nkukubye banger (banger) Eh yo mummy nakudata Okuva lwe nakufuna life yafuuka better Nkwata mu kiwato nkuvugireko ku scooter Manya tuli ba kabi tuli ba top shutter Top shutter, ku gwe kweŋŋumidde Mukwano gunfuludde Njoya gwe buli kadde Mbeererangawo mu budde Ompunyira nga bimuli Ssikuta mu kikiri Kati ndaga ku mubiri Tugendeko mu buliri Mummy, I don’t wanna lie For your body ah go die (bwo-bwo-bwoy) Nkutuume linnya ki erisinga my sweet pie? (bwo-bwoy) Daddy wo mugambe ŋŋenda kyala mu July Ndi wuwo mikono mpanise mu sky (aya baasi) Onkubya masannyalaze Munda mu mutima gwange Oli banger (gwe wekka) Yeggwe wekka gwe njagala Munda mu bulamu bwange Oli banger (gwe wekka) Ababadde beetegaatega eno Mbakubye ppaka ku mutwe Mbakubye banger (gwe wekka) Kano akayimba njagala kanyumire ex wange Nkukubye banger (banger) Hmmm oli banger, oli banger Olina akabina booty big vroom vroom Hmmm check your bum bum Check your bum bum Nails zo girl zimenya amagumba Hmmm oli banger, oli banger Olina akabina booty big vroom vroom Hmmm check your bum bum Check your bum bum Nails zo girl zimenya amagumba Ah mi no wanna know Oba boogera biki nemeddeko Show me what you got Show me baby lagako Leka ne nsembera wamma baby nkukwateko Tonkuba picha, tonkuba picha Onkubya masannyalaze Munda mu mutima gwange Oli banger (gwe wekka) Yeggwe wekka gwe njagala Munda mu bulamu bwange Oli banger (gwe wekka) Ababadde beetegaatega eno Mbakubye ppaka ku mutwe Mbakubye banger (gwe wekka) Kano akayimba njagala kanyumire ex wange Nkukubye banger (banger) Hmmm baby wanta mu mataala (mu mataala) Waninnyisa amadaala (amadaala) Nga totya na kuswala (na kuswala) Baby tukikole neera (neera) I don’t wanna lie For your body ah go die Nkutuume linnya ki erisinga my sweet pie? Daddy wo mugambe ŋŋenda kyala mu July Ndi wuwo mikono mpanise mu sky Ah mi no wanna know Oba boogera biki nemeddeko Show me what you got Show me baby lagako Leka ne nsembera wamma baby nkukwateko Tonkuba picha, tonkuba picha Onkubya masannyalaze Munda mu mutima gwange Oli banger (gwe wekka) Yeggwe wekka gwe njagala Munda mu bulamu bwange Oli banger (gwe wekka) Ababadde beetegaatega eno Mbakubye ppaka ku mutwe Mbakubye banger (gwe wekka) Kano akayimba njagala kanyumire ex wange Nkukubye banger (banger) Mad! Banger!