Yeah yeah baby Yeah yeah baby John Blaq Bwa-bwa-bwoy baby African Bwa-bwa-bwoy Big Davie Aya baasi Ye oba obiggyawa byoba oyogera? Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza? Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah Ye nze omukwano gwo gunsannyalaza Omukwano gwo nze gunsannyalaza Mbyagala nze byoba oŋamba girl, yes Laavu yo (laavu yo) Laavu yo girl Omukwano gwo Big Davie Logic to the World Ŋamba (nti ebyaddala) Ŋamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Babe (inside) Ŋamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Babe (topretendinga) Kale nkitegeera Oluusi oyinza okwekyusa kubanga Eyo gy’obeera abayaaye Bakutuuza nnyo nnyo mu kiboozi Kababe nga bakugamba batya Kababe nga bakugamba biki Ŋamba nti tolindeka mukwano Ŋamba nti tolindeka my love Mukwano kuyambagana nga tukwatagana Buli w’obeera nkutuukako girl Batuleetera tubalwanyisa Tubalwanyisa me and you my girl Ŋamba (nti ebyaddala) Ŋamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Babe (inside) Ŋamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Babe (topretendinga) Laavu yo (laavu yo) Laavu yo girl Omukwano gwo ogwo Mukwano kuyambagana nga tukwatagana Buli w’obeera nkutuukako girl Batuleetera tubalwanyisa Tubalwanyisa me and you my girl Ye oba obiggyawa byoba oyogera? Obiggyawa ebyo byoba onnyumiza? Mbyagala nze byoba onnyumiza girl, yeah Ŋamba (nti ebyaddala) Ŋamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Babe (inside) Ŋamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Babe (topretendinga) Omukwano gwo ogwo, girl (Nti ebyaddala) Ŋamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Kyova (Baby girl) Oh my God, Bomba made my beat Ebyaddala Ŋamba (nti onjagala) Nti oba (bya ddala) Topretendinga Teri Kuzikiza Baby girl