Sister yegaanye Yesu baamuwa chapatti Njagala kumanya Laba ono atunda mubiri gwe nti afune akasimu! Njagala kumanya Obudde buziba nga tolina kasimu ozuukuka okafunye Njagala kumanya Yesu n’abuuza ba malayika aggyewa akasimu oyo? Njagala kumanya Ne baddamu tubadde tugenda muwa Tusanze yafuna Njagala kumanya
Baba bali awo nga sister agguse ku Sunday Abooluganda neebatha Yethu yampadde akathimu Yesu aba awanika omukono ne tukuba enduulu Mulindeko lw’alifuna chance alongoose Ekkanisa Abooluganda munansonyiwa nze Yesu nkooye Oyo Jane ampaayiriza ssinamuwa kasimu, hmm hmmm! Era engalo ezo muziddemu muzikubire Thomas Baba bali awo nga ne sitaani agguse ku Sunday N’atambula very smart ppaka wa Yesu Yesu ononsonyiwa nze sitaani mpolereza Jane Omwana oyo yakusaba akasimu mu gw’enkumi bbiri Bwe twalabye tokamuwa Sitaani ne Thomas ne tumuwa akasimu
Naye nange muli mpulira nkooye Abaana bo abo bwe mbawa ebyange Ate bawaana gwe Ajja ewange ne mmuwa omwana mu mutima mulungi Ne ntuula eka nninde erinnya bamutuume Lucifer Mba ndi ewange ŋenda okuwulira omwana ye Purity Nange nkooye, hmm hmmm! Mukama njagala kumanya
Kwata ekisimu Mukama njagala kumanya Kwata ekisimu ekiringa ettaffaali nga Mukama akimanyi Beera n’enviiri eza kaweke nga Yesu azimanyi Njagala kumanya Oyo seminti asinga omufaliso okutali Mukama Njagala kumanya Kwata ekisimu ekiringa ettaffaali nga Mukama akimanyi, eh eh
Njagala kumanya Njagala kumanya Nafunye ennyonta Njagala kumanya Nga ne mu bwavu nsigala ndokoka Njagala kumanya Ekikulu afuga Njagala kumanya Wewaawo sirina ssente Njagala kumanya Naye Mukama afuga Njagala kumanya Nandiba nga sirina mmotoka Njagala kumanya Luliba olwo ndifuna Njagala kumanya Nandiba nga sirina mwana ku nsi Njagala kumanya Naye ekikulu afuga Njagala kumanya Ne mu bulwadde nsigala ndokoka Njagala kumanya Ne mu bugagga nsigala njatula Njagala kumanya Nafunye ennyonta Njagala kumanya Mpulira njagala kumanya Njagala kumanya Mu njiri yo temwalimu visa Njagala kumanya