Oh! Nkwaniriza munju Ebaddewo okumala akabanga, ng'erinda nannyini yo Anajiyingiramu, nga n'ekisumuluzo ekitufu oyo nga yakirina Bw'otuuka, tunulako mu kasonda awo Ka switch, katekeko mu kasonda awo Ng'omulisa wotula, nkuwe ka juice, ka juice yeah
Kati nkuwe ki, ku mapenzi gano nkuwe ki Omugati, si manyi oba olya ku mugati Omugati oguliko ka butter omugati Ka switch, kali awo baby ka switch Ka switch, katekeko awo ka switch